Danyeri 7:13-14, Abebbulaniya 1:1-2, Matayo 11:27, Matayo 28:18, Lukka 1:31-33, Yokaana 16: 15, Yokaana 17:2, Ebikolwa 10:36-38 Mu ndagaano enkadde, Katonda yasuubiza Omwana we okusikira amawanga gonna. (Zabuli 2:7-8)

Mu ndagaano enkadde, Danyeri yalaba mu kwolesebwa nti Katonda yali awadde Kristo obuyinza ku mawanga gonna n’abantu bonna. ( Danyeri 7:13-14 )

Omwana wa Katonda yazaalibwa ku nsi eno. Oyo ye Yesu, Kristo. ( Lukka 1:31-33, Matayo 1:16 )

Katonda yawaayo ebintu byonna eri Yesu, Omwana wa Katonda. (Abaebbulaniya 1:1-2, Matayo 11:27, Matayo 28:18, Yokaana 16:15, Yokaana 17:2)

Yesu, Mukama wa byonna, yalangirira nti ye Kristo. (Ebikolwa 10:36-38)