Olubereberye 1:3, Yokaana 1:4,9, Lukka 1: 78-79 Katonda yawa ekitangaala mu kutondebwa kw’eggulu n’ensi. (Olubereberye 1:3)

Katonda yatuwa Kristo, ye musana ogwa nnamaddala, tusobole okumanya Katonda. (2 Abakkolinso 4:6, Yokaana 1:4, Yokaana 1:9)

Omusana gwa Kristo gutuyakira mu kizikiza ne mu kisiikirize ky’okufa. (Lukka 1:78-79)