Olubereberye 3:15, Abebbulaniya 2:14, Yokaana 16:11 Mu ndagaano enkadde, kyalagulwa nti Kristo yandijja n’amenya omutwe gwa Sitaani . (Olubereberye 3:15)

Yesu yajja ku nsi kuno nga Kristo era n’azikiriza emirimu gya Sitaani. (1 Yokaana 3:8, Abebbulaniya 2:14, Yokaana 16:11)