1 Bassekabaka 17:22-24, Lukka 7:13-16 Mu ndagaano enkadde, nnabbi Eriya yazuukiza omwana omufu. (2 Bassekabaka 4:32-37, 1 Bassekabaka 17:22-24)

Yesu, nnabbi ow’amazima, yazuukiza omuvubuka mu bafu. (Lukka 7:13-16)