1021. Sitaani naye ali wansi w’obuyinza bwa Katonda. (Yobu 1:12)
Yobu 2:4-7, 1 Samwiri 16:14, 1 Bassekabaka 22:23, 2 Samwiri 24:1, 1 Ebyomumirembe 21:1, 2 Abakkolinso 12:7 Mu ndagaano enkadde, Katonda yakkiriza Sitaani okukwata ku bintu bya Yobu, naye teyamukkiriza kukwata ku bulamu bwa Yobu. (Yobu 1:12, Yob 2:4-7) Mu ndagaano enkadde, omwoyo omubi ogwatawaanya Sawulo nagwo gwali wansi w’obuyinza bwa Katonda. (1 Samwiri 16:14) […]