302. Ennyonyola y’Enjiri (Abaruumi 1:2-4)
Tito 1:2, Abaruumi 16:25, Lukka 1:69-70, Matayo 1:1, Yokaana 7:42, 2 Samwiri 7:12, 2 Timoseewo 2 :8, Okubikkulirwa 22:16, Ebikolwa 13:33-35, Ebikolwa 2:36 Enjiri kisuubizo ekyakolebwa nga bukyali okuyita mu bannabbi ekikwata ku Mwana wa Katonda alikola omulimu gwa Kristo. (Abaruumi 1:2, Tito 1:2, Abaruumi 16:25, Lukka 1:69-70) Kristo yajja ng’omuzzukulu wa Dawudi. (Abaruumi 1:3, […]